
Mwana mulenzi Kenny okuva e South Africa atusizza emotoka eyekika kya Range Rover Evoque model 2012 okuvuganya n´abagagga bomu Kampala abalala. Ekyuma kino ekitanaba kutuuka ku butaka akyakitambuliramu eri e South Africa jeyasimba amakanda naye nga yatutegeezezza nti kiri mu kkubo kijja