By Kakensa Henry Ndugwa
Jebuvuddeko omuyimbi waffe omututumufu Juliana Kanyomoozi yafuna omulenzi amanyiddwa nga King Lawrence okuva e South Africa nebapepeyeza mu Serena Hotel ebisera bya ssekukulu byonna naye mwana mulenzi ono bweyaddayo e South Africa naggalawo enkolagana yonna ne Juliana,Okumanya yalaga nti tayagala kumanya ne Facebook kweyali nga amusanga navaako. Naye getufunye nti enaku zino yafunye emboko y´omukazi embalagavu, Eyambala obugoye obuwugirwamu nemuziniramu olwo n´alyoka amegerera nga enva za ddoodo. Ebiddirira sijja kubikunyumiza
Naawe werabireko ku video eyo wamanga(you can also download it)
Naawe werabireko ku video eyo wamanga(you can also download it)